Add to: | abatamanyi nga bebuuza oba wabaaki, kumbe bambi olojja mukwaano..ohhh Ata kimanyi takitegeera kiba kya kyaama sso nga kya munda..ebintu by'omukwano bijudde amayengo.. Kiri muttu omala kuki sumulula n'olaba ekivaamu, N'olusozi omala kuluvuunuka nodda kunseetwee Kati kambagambe nti mumukwaano musana mu okulindaaaa Era nanmwe mumugambe nti emikwaano ji beera jilimba ahhh Kati kambagambe nti mumukwaano musana mu okulindaaaa Era nanmwe mumuganbe nti emikwaano ji beera jilimba ahhh Chorus Bamugambe, nti ekintu kyakoze sikilungi Bambi mumugambe, nti kyaterekera omukanu kijjya ahh x2 Bba janja balugera nti mubagalana tto saayo kikyo.. Eryo eryomukulu awaddugala ndaba we walaba Kale munno mukuume..nebwaaba mulwadde muyambe Katugambe mukyaamu Mutuula babiri era ne muteesa ahh Ogwo gwe mukwaano abagalana gwe basanide okuba nagwo nga bali mumaka Bakwaata gana te bayombagana, bakuuma gana nga bakolagana Ogwo gwe mukwaano abagalana gwe basanide okuba nagwo nga bali mumaka Bakwaata gana te bayombagana, bakuuma gana nga bakolagana Chorus Bamugambe, nti ekintu kyakoze sikilungi Bambi mumugambe, nti kyaterekera omukanu kijjya ahh x2 Kati mumukwaano ooooooo Nsazewo ngenda mumaasoooooooo X2 Chorus Bamugambe, nti ekintu kyakoze sikilungi Bambi mumugambe, nti kyaterekera omukanu kijjya ahh X6 147 have viewed this page! |
|||||