Add to: | Koyi koyi, (Ndya) Koyi koyi, (Ndya) Ono akilya, Oli akilya. Wulira wenkilya [VERSE ONE:] Banzalira mu ghetto, awatali muto GNL Zamba ndinga omwana Yesu Kristo GNL nze jena va, abana teba mbala ngato Enkuba wetonya, oku vayo obera wetaga lyato Okubera wano namwe nze kyali kiloto Nawandika nga rhymes zange mwana ku tadoba Charlie wange Pretek nangamba nti man toloba. Luliba lumu wolifuna nekiriba Katilaba ye nze ali ku MTV ne Jam Agenda Byenkola ku kazindalo ba Charlie babitenda Nlemede ku nsonga kati ninga Andrew Mwenda Manyi jenva ate manyi jengenda Njukira webangambanga nti, “GNL tomalako!” Nayekati malako ba Charlie nzanya 90 Miziki jenkuba kati mujiwulira mubyenda Manyi jenva ate era manyi jengenda [CHORUS:] [VERSE TWO:] Eno ensi tulinga aba nyiga olwazi okulujamu amazi Mpita mu Kampala ndaba banji ba tunula angazi Abavubuka enaku zino ebizibu biba goba nga abasezi Wembera nkuba rhyme nange ndaba abachwezi Naye nenfuna hope nga face yange nji laba ku mwezi Muvubuka lemerako nga oba Sylvester ne Abrams, Lemerako nga onyonya answer to the riddle of koyi koyi Wade nga obulamu bwocha nga fumbiro ya Sitani Wade nga olinga ayetise enjovu tano ku minzani Nga ne obulamu bukusala nga ebiso bya ba sultan Koyi koyi oteka kubare ne plan, nze njukira gwali 2005 [Nkumi biri mu tano] Big Brother weyachakira wan one Gaetano Nail ku East Africa TV mwana Channel 5 [Tano], wenasoka okukuba rap mululimi olwawano Shadrak nampita, Mother Africa ne ba All-Star Tulidewo award, twalina squad Nga mukuwandula ebigambo teberanga abasilikale mu Baghdad GNL kati nkomyewo Album bajiyita ‘Koyi Koyi’, njije ku writing pad [CHORUS:] [VERSE TWO:] Wali olabye omusajja omukulu nga akaba amaziga Nagezako okuseka nga naye Enaku emunyiga Wali olabyeko bano eno ba R ‘n’ B singer, bafanana nga entebbe nkalu kulunaku lwa launchinga Oyo sexy golaba bamuyita nankinga Womulaba mubala, gwe olowoza achillinga, kumbe mwana muwala nga omubiri gwe gwa dealinga Okulaba ntino afunira abanabe obulamu obusinga Mu buno obulamu obulinga obwe nyanya Sente mwana watu tezilabika gwe newo ozinonya Nze jensula landlord ambanja nkumi nya, buli lwe mulaba musala ebikuubo nga omunya Nga ate wensula watonya Obulamu nga oli mwavu obera nga ekyenyanja mu kamwa ka gonya Chova olaba nonya answer ya koyi koyi, nonya Ndiku stage, nonya answer ya koyi koyi, nonya Abali ku boda boda, aba taxi, abali ku byenyanja, aba fuba Bona banonya answer ya koyi koyi (Koyi koyi X3) What? [OUTRO:] Platinum Entertainment baby, Baboon Forest Entertainment baby, It’s your boy GNL, your boy Sam, right? Hiphop we taking over men. Ey yo, ey yo! This song goes out to everybody that knew me when I was broke, right? My father, my mother, my sister Sef?, Emron, Shadrak, what up, hahaha! (We) taking over men, (Koyi koyi ndya X3) 157 have viewed this page! |
|||||