FAQ | Advanced Search | Contact us
Register | Forgotten Password?
UgLyrics
Jamal - Anavaawa     print Printer friendly page

Add to: | del.cio.us google furl netscape newsvine rawsugar reddit squidoo stumbled technorati yahoo

tell a friendTell a Friend

Iyye eeeh..
wandi nyambye..
owwooo...
eh!

omukwano gwa leero, tegulinga ng'ogwedda ...
abazzade b'ebabasiimiranga nebbabuliira okwagala..
baaguma, bayita mubizibu, nebayiga okwagala...
tebalinga kati nze b'endaba....
n'omukwano gwa kupangirira....

ogenda ne wepampalikaaaa ku muntu.. yeee
nga naye ogenda kukaba..eyi

anakwagala anavaawa, nga abasinga bayaye eeehh yiyee
balimba, bajjude obukuusa... eyeeyi eh eh
anakwagala anavaawa, nga abasinga bayaye ohh balimba
bajjude obukuusa...ohhhh yeeyi

nabo bolaba abali mubufumboooouu woo oh..
abasinga babikoowa dda naye lwa kwe gumya ...
kwe kuva olaba abakadde bakyanoonya omukwaano omutuufu..
nze ndaba gubuzee eeeh eh eh ...
abantu kuma radio owulira balanga, njagala mwesigwa anajagala nga alina omukwaano ooww ohh....

anakwagala anavaawa, nga abasinga bayaye eeehh yiyee
balimba, bajjude obukuusa... eyeeyi eh eh
anakwagala anavaawa, nga abasinga bayaye ohh balimba
bajjude obukuusa...ohhhh yeeyi

ogenda n'osiima omuntuuuu..kabisa sana
kyokka nga bya kubaaba...
aaah ahh nga bulukimu akukabya...
nga bulikamu aku kabya...
kati okoze otyaaa ah ah..

anakwagala anavaawa, nga abasinga bayaye eeehh yiyee
balimba, bajjude obukuusa... eyeeyi eh eh
anakwagala anavaawa, nga abasinga bayaye ohh balimba
bajjude obukuusa...ohhhh yeeyi

100 have viewed this page!
Rate This Song ( )
No comments.
Navigation
Home
Lyrics
Submit Lyrics
Request Lyrics
Forums
Stats
Total lyrics: 36
Unapproved lyrics: 0
Total members: 6
Users online
Guests Online: 1
Members Online: 0
 
Powered by: Yuda Media ©
Page generated in -1268241582.72 seconds