Add to: | Nsobola kubanga n'esobola, lwa kundaba wano nga nsibye enkala. Omululu okwagala okulya buli kamu, gwe gwasuula ssentamu mu ntamu Amabanja aga buli wamu, ge gasula mugalu eddalu Kituufu ekibuga kigumu, ffena tunoonya wagimu Buli omu agamba luli ba lumu akamasu ne kakwaasa, ndi mugumu Bwe wataba banga lya bbula zzibu bwe ziba mu aziryanga musiru Nayabikira mulunaku lumu nafundikira ngabuuza kimu sikyaddamu Okunooya emirimu, guffuse mulimu Bwe buzibu bwe tuyita mu Naye lumu nyigira ku ka ssimu, tulye kubulamu Chorus wamma gw'owa walleti..w'enyeenye wamma oli ku market...w.enyeenye laba oy'owamakyati....w'enyeenye takuyingirira budget...w'enyeenye survivor owa wallet....w'enyeenye ssa ssente mu target..w'enyeenye nawe ob'ojirina....w'enyeenye ngamba wallet..w'enyeenye nsaasaanya kubanga kaashi ye nina kituufu capo tabula...ddala baagala alina era nze ndya zenina anti tukola nkole sirumwa...njala Amalala ga kalibala g'egamutunza ettaka lye mawogola asobole okuboggola alage nti asobola w'enjogerera nga y'addayo mu sakala Kato ye fuula kapo mu kampala, ng'ajerega, nga yelaga, nga yegula y'ali tasubiira sente emala nebula ne yekweeka n'abulwa bwa jikwekula Kayiira!! y'alayira!! okowoonoona sente talikiddira nezimugwaako nebula asaasira nolaba ensi bwekukaayira Omugenyi sente lwaku kyaalira, assiba nasula nalambula wa koyear ng'atambula, sente tasibula wamma gw'owekikapu..w'enyeenye olin'ekiramu...w.enyeenye gamb'oyo owekinaku....w'enyeenye takkubisa akamasu...w'enyeenye capo gw'owekikapu....w'enyeenye ebyo byeeri ebye'kinaku..w'enyeenye nawe ob'okirina....w'enyeenye ngamba ekikapu..w'enyeenye Olya biki kuba olina omubiri nkugambye...onyirira lunu..ddala Ptemagana n'onyezza akusinga ko nkugambye..tambula luno mukampala Nagwa ku kawala nga kakbuye a'kapale n'enkamatira nga kali kukatale Nalina ku bisale k'onze kantomere MMmm! MMmm! Konze kankolole Muwala nzikiriza ngabule, welamule kyonywa nkigule Wayitiridde olinga mugole, bonna obafudde ba bigere Ya'ngamba sagala onsiugle nywe ntamiire otwaale binkube nsule nsasule osuule obule nkeere kumakya nkanule ttosaanye we'toloole, onanaagire njagala okutule bwoba tomalaako byelabile Nengamba k'antumire maama ow'akabina..w'enyeenye ani oyo awakana...w.enyeenye siikuula amazina....w'enyeenye obalage omusana...w'enyeenye ngamba gw'owakabina....w'enyeenye laba abo aba fitina..w'enyeenye nawe ob'okalina....w'enyeenye ngamba akabina..w'enyeenye outro bw'oba oli muvubuka nga amaanyi o'gewulira..w'enyeenye bw'oba oyingidde nga wamma w'ekulira...w.enyeenye bw'oba ozirina sente nga w'ekolera....w'enyeenye bw'oba okyanoonya sente je'zaabulira...w'enyeenye bw'oba okirina ekyaana nga mweyagala....w'enyeenye bw'aba akutamye, ffuna omulala..w'enyeenye bw'oba onyirira ng'ebinyo w'ekuulira....w'enyeenye ............... 82 have viewed this page! |
|||||